Enkaka

Omusujja gw’ekibumba, bulwadde obuleetebwa akawuka akayitibwa "hepatitis virus" era nga butera kukwata kibumba. Obubonero bw'obulwadde buno tebutera kulabibwa mangu naye bwe bukula omuntu atandika okufuna omusujja, okulumwa mu lubuto, okupeeruuka, okufuka omusulo omukwafu n'obulala.Akawuka kano (HVC) kasaasanyizibwa nga kayita mu kugabana omusaayi, omwana ayinza okukafuna ng’azaalibwa. Ebika by'obulwadde buno bya ngeri nnyingi nga A, B, C, D ne E.Tewali ddagala lya bulwadde buno lyakakasiddwa naye busobola okukendeezebwa nga beekebejja omusaayi oguba gugabiddwa. Omuntu akwatiddwa obulwadde buno abeera asobola okuggyibwamu ekibumba. Olw’obulwadde buno, ky’ova olaba ng’abantu baggyibwamu nnyo ebibumba ensangi zino.Obulwadde buno okusinga buli nnyo mu ssemazinga w'omuddugavu wamu n'obugwanjuba bwa Bulaaya era kigambibwa nti abantu wakati w'obukadde 150-200 be balina Obulwadde buno mu nsi yonna. Mu 2015, abantu abaafa Obulwadde buno baali 343,000.

Other Languages
Afrikaans: Geelkoors
العربية: حمى صفراء
asturianu: Fiebre mariello
azərbaycanca: Sarı qızdırma
беларуская: Жоўтая ліхаманка
български: Жълта треска
বাংলা: পীতজ্বর
bosanski: Žuta groznica
català: Febre groga
čeština: Žlutá zimnice
dansk: Gul feber
Deutsch: Gelbfieber
Thuɔŋjäŋ: Juanmaketh
ދިވެހިބަސް: ރީނދޫ ހުން
English: Yellow fever
Esperanto: Flava febro
español: Fiebre amarilla
euskara: Sukar hori
فارسی: تب زرد
suomi: Keltakuume
français: Fièvre jaune
Gaeilge: Fiabhras buí
हिन्दी: पीतज्वर
hrvatski: Žuta groznica
Kreyòl ayisyen: Lafyèv jòn
magyar: Sárgaláz
հայերեն: Դեղին տենդ
Bahasa Indonesia: Demam kuning
italiano: Febbre gialla
日本語: 黄熱
ಕನ್ನಡ: ಕಾಮಾಲೆ
한국어: 황열
lingála: Fièvre jaune
македонски: Жолта треска
മലയാളം: മഞ്ഞപ്പനി
Bahasa Melayu: Demam kuning dewasa
Nederlands: Gele koorts
norsk: Gulfeber
ଓଡ଼ିଆ: ପୀତ ଜ୍ୱର
português: Febre amarela
Runa Simi: Fiebre amarilla
română: Febră galbenă
srpskohrvatski / српскохрватски: Žuta groznica
Simple English: Yellow fever
slovenščina: Rumena mrzlica
српски / srpski: Žuta groznica
svenska: Gula febern
Kiswahili: Homa ya manjano
ትግርኛ: ብጫ ረስኒ
Türkçe: Sarıhumma
українська: Жовта гарячка
اردو: زرد بخار
Tiếng Việt: Sốt vàng
中文: 黄热病
粵語: 黃熱病